LYRICS: ‘Ki ekigaanye’ by Bebe Cool song lyrics

0
1316

By Nsiiro Jacob

Bebe Cool released a brand new video last week ‘Ki ekiganye’, for his fans out there. These are the lyrics for you to sing along.

Intro.. Yes, yes man…Lord of mercy. I’ amma say it. WOhhh ohhh

Chorus. Bwotajja mundongo tenyuma Bwotajja omwenge nze sigula Abanyumilwa endongo baliwa Abobubina na batalina Mwana wamama ki ekiganye (elaa ki ekiganye) Tooto wa Lordi ki ekiganye (Elaa ki ekiganye) Abagudigida naye ki ekiganye (Elaa ki ekiganye) Buza munno oyo ki ekiganye (Elaa ki ekiganye)

VERSE 1. Owoza bakuloga bakuloga lwaaki Ozunga zunga ozungila kwani Ozunga nga asudde ekidongo Notunula nga ayokedwa abalongo Tukimanyi ku bbali oyokya bubaani Olwanyisa nabisima bya sitaani Eno embeela teyina muzanyo Bwoloba emikisa giyitawo kapaalo Oyambala onyuma mukama yakuwa talanta Abakufanana abasinga bona bona baafa Tough gyensibye, yakutagula akukwana…. girl Bwomwenya oleeta mitawana.

Chorus.

VERSE 2 Big size, the dancehall commando Abalala ba dancehall kodogo Ngenda kugamba Kayihura Kale Nti omutima gwange wagutema embale Yye lwaki otunula nga omusilikale Nyenyezamu katono nawe ki shorre Kati abawala batuli bukiika Batuzunza kututila mumasuka Abandaba bagamba ekyo ekiyaaye kyeki wooma Batubongako nemikono negikoowa Lord of mercy… ohhh wwooii Oliwaaaaa

Chorus

VERSE 3 Nze nyumilwa nga gwebakola massage Beer mutumya nga eyakola garrage Gwe ekizibu kyolinawo uncle kayasi Oyo takuganya kugula kyapa mbalasi Simanyi oba yenze ntamidde Oba endongo yentabudde Akateteeyi kanyumidde ako Okikola otya munange Nkole ntya banangeeee….eeiiiii Yo.. Blessings fi the writer ice melody Big up to the producer Dr Pinan A monstor studio ting dis.

END.